ABA NUP BAWEZZE OKWEDIZZA EGOMBOLOLA YE NAKISUNGA KUKIFFO KYA SPIKA OLUVANYUMA LWA MUNA NRM OKUFFA

Gyebuvuddeko twakulaga mu mawulire ggaffe entisa namaziga mu bantu be Nakisunga oluvannyuma lwokufirwa kansala eyali yakamala okukuba ebirayiro bye era ngono yali akikirira abantu be katente ekyaleka buli muntu nga yewunagannya nga bugenze nokutuka olwa leero nge gombolola eno telonda nga mukubiriza wa lukiiko luno. Era mukaseera kano nga buli omu akyebuza kiki ekiddako wakati kasirikiriro waliwo kansala avuddeyo nalangirira nga bwagenda okuvugannya ku kifo kino ekyo bwa spiika we gombolola era nga siwakutya ebyo byona ebiwanuzibwa. Katamba charlse nga ye kansala akikirira omuluka gwe Namuyenje ku lukiiko olwo agamba amaliridde era ekimuletedde okuvayo kwekutambuza emirimu gyegombolola yadde nga buli muntu akyatidde era nokutusa obuwereza ku bantu beeno. Sound byte Ono aliko byannyonyodde byalowoza nti byasinga ku bakansala abalala abaleteddwa ekibiina kya Nrm gamba nga obuyivu awamu ne nzirukannya ye mirimu. Sound byte.... Katamba agamba nti yamaliriza dda okwekeberamu mu bibalo era nalaba nga ayitawo era asabye bakansala okuteeka ebyobufuzi ebbali wabula balonde omuntu oyo anasobola okukulakulannya eggombolola era ono aliko nobubaka bwasindikidde sentebe we gombolola eno. Sound byte.. Nampijja leah nga akiika ne katamba ku gombolola agamba obuyivu nobukugu katamba bwalina bugenda kuyamba egombolola eno era nasaba bakiise bane okumutekamu obwesigge. Sound byte..... Abatuzze be Nakisunga nadala abe Namuyenje bagamba nti omukisse wabwe asanidde okutwala entebe eno kubanga embavu azilina era abandi baliko nebyebamusubiramu nga atusse mu ntebe era basabye ne ssentebe w'egombolola obutalwana mwana wabwe olwebibiina byebyobufuzi.

ወግዓዊ ስነ-ስርዓት ዝኽሪ ሰማእታት 2026 | Official Martyrs' Day Commemoration - June 20, 2026 | Eri-TV
▶︎

UMUGABO WA ANITHA NI UMUSAZI WA KIMISAGARA. KAZUNGU NI MBOBO YAMBAYE IMYENDA YASHEBUJA. N'UMUPFUBUZI

ABAKULIRA EBYOBUTONDE  MU MUNICIPALITY E MUKONO BASIMATUSE OKUGAJAMBULWA ABATUUZE

Embwa ya Police ekutte wamyaka 70 mububbi bwe Nte e Butambala

URBAN BITES RESTAURANT KATOSI BALEESE MEAL ETABADDE MU KATOSI EBYENDYA BABITEREZEZA

KUSONYEZA KUTI MULIBE UMBONI PA ZOMWE MUKUKAMBAZO? PAMENEPO!

Agatalinda! Confirmed janet m7 ne felix kulayije kaputi agava mu America esanyu senyonyi kawedemu

Bamukase amabere💔bamukuramo n'amaso 😭 barangije baramusambanya💔Uyu mukobwa arijije abantu Bose💔😭

Gen. Kahinda Otafire warns Muhoozi kainerugaba To Stop Threatening him and Ugandans

BREAKING NEWS!! Hon Ssemuju Nganda Yetegude Gen.Muhoozi’ Akabye Amaziga Lukyamuzi CDF Weyitaki Ddala

💢Afande Rugabo Avuze Uko Umwanzi Yakubitiwe Mu Minembwe na Mitamba💢

Impunzi zo muri Afrika zibaheho zite ? Malawi, Mozambique, Afrika y'epfo, Cameroun,...

ABATUUZE E KOLO MUKONO BAWAMBYE EBYUMA BYA KAMPUNI EYAWEBWA OKUPIMA EGGALI YOMUKKA WEGENDA OKUYITA

WUUNO OMWAMI YAKOBO KINAALWA ASUUZA DEGREES 38 MUNJU ABAANA BEBAZIZA KATONDA LWA KITABWE OKUBASOMESA

ARRIVAL OF HIS EXCELLENCE LAWYER OUSAINU ANM DARBOE INTO MARIAMA KUNDA VILLAGE 19 JUNE 2026

OBWAKABAKA BWA BUGANDA BUKUZIZA OLUNAKU LWA BUTONDE BWENSI KATIKIRO AKUTIDDE ABANTU OKUMA OBUTONDE

MPAWO ATALIKABA E NAMATABA GEBAKABA GABAKOMBA

EBUGUMU LYEYONGEDDE MUMWOLESO GWA MUKONO BUSINESS EXPO BAKUNZE NAMUNGI WABANTU OKUJJA  ,7 JULY 2026

BISHOP ENOSI KITTO KAGODO ATABUKIDDE  ABABBI BETTAKA LYE KANISA AKUTIDDE ABAKRISTAYO OKUSITUKIRAMU

MP.MEDIA Engeri Mayor Kabanda Gyeyayingidewo Kumukolo Ggwo kulayizibwa