ABAKULIRA EBYOBUTONDE MU MUNICIPALITY E MUKONO BASIMATUSE OKUGAJAMBULWA ABATUUZE
Abatuuze e mukono kabuuze kata ebifuba bibabugume saako nabakulu abatwala ebyo butonde mu municipality ye mukono bwebategezeza nga saawa yonna bakusengulwa okuva mu biifo webawangalira bye bagambye nti bya ntobazzi era balabidwako nga balajanira ekitongole ekivunyizibwa ku butonde bwensi eMukono ekyesomye okumenya amayumba gabwe abo abesenza mu biffo ebigambibwa nti bya ntobazi. natt................ Mu lukungana oluyitidwa abaddukanya eby'obutonde ku Mukono municipality abakulembedwamu Masengere George okutegeza abantu banno nti basanye okwamuka ebiffo ebyo nga tebanasendebwa mu manyi nga bwekize kilabwako mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo. Abatuuze ababadde abakawu nga enjjuki enkubemu ejinja bozezza ku munye nga balaga obulumi olw'ekitongole kya NEMA ekyesomye okubagoba mu biffo mwebaludde nga nokubikulakulanya kwotadde era bano batuse nokuleeta map ya mukono eraga entobazzi saako nemyala bbo byebagamba nti aba NEMA kyebaliiko kikyamu byt,,,,,,,, Abatuuze mu kunyorwa Abamu batuse n'okulumiriza abaddukanya ebyekikuggu ku mukono Municipality okubawanga plan z'okuzimba mu biffo byabwe nga babajjako ssente okubawa olukusa okuzimba kaale nga mu kadde kano kibera kyabulyazzamanya okubefulira era bano bewezze okuffa n`omuntu . byt,,,,,, Abatuuze nga balumiriza Akulira eby'obutonde ku lukiiko lwa Mukono municipality Masengere George abantu bano abagambye nti kagwake ketonye bakusengurwa mu biffo bino kubanga babyeesenzamu mu bukyamu kale nti kyalibadde kyabuvunanyiza okubyamuka nga tebanasendebwa mu bukambwe nalabula abantu abawangalira e kiwanga, ne Kasokoso kubanga banno bebagenda okutandikirako. byt,,,,,, Masengere George Masengere George era agenze mumaaso nokutegeza ebimu ku biifo webagenda okutandikira nga munno mulimu kasokoso ne kiwanga lwanda mu division ye Goma. Sound........Masengere

She Was Trying to Cut It With Scissors and The Grass Was Taller Than My Mowers

Show Me The 300 Jobs You Created After 300 Ghanaians Left! | Julius Malema

Visa On Arrival - The Best of Officers Francis (Compilation)

ወግዓዊ ስነ-ስርዓት ዝኽሪ ሰማእታት 2026 | Official Martyrs' Day Commemoration - June 20, 2026 | Eri-TV

Olunaku olusosse nga KCCA ekwasiisa amateeka mu Kampala - Ebikwekweto byatandiise kiro sawa ttano.

Nigeria: ‘Renewed Hope’ or ‘Hopelessness’? | Mehdi Hasan and Daniel Bwala | Head to Head

Enguudo mu kampala - KCCA ekoze endagaano okuzimba endala

ASMR Mysterious Growth ❓ CLOSE Medical Exam 👩⚕️Professional Doctor Facial Examination

I Visited The North Korea of Africa!(Eritrea)!

Insecurity: It's Time Nigerians Armed Themselves; Tinubu Spends $150m To Stop Trump

ENGUUDO EZIKOLEBWA MU KAMPALA: KCCA; abazikola tebabikka ku myala egitambuza amazzi

WA MUSHORAMARI NOHELI UHERUTSE KWITABA IMANA RIB YATANGIYE GUKORA IPEREREZA KU RUPFU RWE

Okusondera amasinzizo: Sheikh Abaasi awakanyizza eby’akakiiko k’eby'okulonda

America's Got Talent 2026 ALL AUDITIONS | Week 2

Yiino emboozi ya Nabulime, kapiteeni wa Kawempe Muslim

Okukyusa amannya g’enguudo mu Kampala

Abayizi 1780 bebatikiddwa olwaleero ku tendekero lya Bugema

Uganda's 2026/27 National Budget Explained | PSST Ramathan Ggoobi Breaks It Down

ABATUUZE E KOLO MUKONO BAWAMBYE EBYUMA BYA KAMPUNI EYAWEBWA OKUPIMA EGGALI YOMUKKA WEGENDA OKUYITA

