BISHOP ENOSI KITTO KAGODO ATABUKIDDE ABABBI BETTAKA LYE KANISA AKUTIDDE ABAKRISTAYO OKUSITUKIRAMU
Omulabilizzi wo bulabilizzi bwe mukono kitaffe mukatonda Rt Rev Bishop Enos Kitto Kagoddo mwenyamivvu olwa kibba ttaka ekkikutte wansi newaggulu ku ttaka lye Kanisa nga abakulisitayo abamu bekobanna nababbi beetaka olwonno nebanyagga ettaka lye Kanisa Era asabye abakulisitayo obutalagajjala ku kibba takka kinno bakwatile wamu okukirwanyisa Omulabilizzi okwogera binno abadde akulembedde okusaba ku Kanisa ya st Johns Ntenjeru C/U esangibwa mu busabadikoni bwe mpumu mu busumba bwe ntenjeru jjasilizzako nabaana emikono abasoba mu 60 Wabula asinzidde wanno neyemyamila ku basajja be nakuzzino abalagajjalidde obuvvunanyizibwa mumakka gabwe nga olussi kyekivilidde nobutabanguko mumakka okweyongera Omulabirizi we mukono Rt Rev Enos Kitto Kagodo asabye abazadde okukomya okuleeka abaana awaka naddala nga bagenda okusaba kisobozeze obwakabaka bwa katonda ne kanisa okukula,omulabirizi gamba nti abaana bano abakekeddwa emabega bebamu kubabonyabonya ensi wamu nokutunda ebintu bye kanisa mu budde buno omulabirizi Byte.......... Bishop kukibba ttaka ne bataata abatafayo Bbo abakulembeze be Kanisa mubusumba bunno nga bakulembedwa omusumba wekanisa ya St John s Church of Uganda Rev Peter Paul Kiyagga mukwogerako nomusassi waffe batubulidde nti balinna okusomozzebwa kwa bakuristayo abamu okwekobannanga nababbi beetaka nebatwala etakka lye Kanisa mulukujjukujju saako nobumemyi bwamateeka okweyongera mukitundu oluvanyuma rwo kuyimilizza abantu abali bavvuba mu nyanja nebafunna akasente akababeezawo nga kati banji tebakyakilizibwa kuvvuba Era basabye gavumenti okutta enyanja abantu babulijjo baddemu bakole ekintu kyebagamba nti osanga obumenyi bwamateeka bunnakendera kuba abantu bajjakuba balinna webajja ekikumi Byte.......,... Abakulembeze kubibosomooza

WUUNO OMWAMI YAKOBO KINAALWA ASUUZA DEGREES 38 MUNJU ABAANA BEBAZIZA KATONDA LWA KITABWE OKUBASOMESA

ABATUUZE E KOLO MUKONO BAWAMBYE EBYUMA BYA KAMPUNI EYAWEBWA OKUPIMA EGGALI YOMUKKA WEGENDA OKUYITA

MINEMBWE UMUKUTANO WA PENTECOSTE CEPAC KURUNUNDU. UMURIRO URATSE

Top 7 Catholic Countries by Number of Priests | #1 Will Shock You

ABAANA BA BAWEREZA MULEKERE AWO OKUBBA ETAKKA LYE KANISA, EBIMU KU BIGAMBO BYA BISHOP E NTENJERU

OBWAKABAKA BWA BUGANDA BUKUZIZA OLUNAKU LWA BUTONDE BWENSI KATIKIRO AKUTIDDE ABANTU OKUMA OBUTONDE

Women are just different from Men! - Comedian Dr Hilary Okello

THE BIG SHAME!! RUTO GUCHONORITHIO | Apostle Ndura Waruinge | Bethel Clouds TV

How Traore is Magically Growing Real Apples in Desert?

YOUR FATHER OR ME | Nigerian Family Drama | NKEM OWOH, PAMELA OKOYE | 2026 Latest Full Movies

PASTOR RONNIE AWADDE OBUNABBI KU LUKWAGO: AGENDA KUVA E LUZIRA WEEK EJJA: AYOGEDDE EMYOYO EGITTA.

MIRACULOUS PRAISE & WORSHIP NIGHT | with Rev. Fr. Ejike Mbaka 🔥

ABA NUP BAWEZZE OKWEDIZZA EGOMBOLOLA YE NAKISUNGA KUKIFFO KYA SPIKA OLUVANYUMA LWA MUNA NRM OKUFFA

NTENJERU CHURCH OF UGANDA CHOIR YELISIZA ENKULI NGA BAYIMBA ENYIMBA ZAMALOBOOZI MUKUKYALA KWA BISHOP

ABAKULIRA EBYOBUTONDE MU MUNICIPALITY E MUKONO BASIMATUSE OKUGAJAMBULWA ABATUUZE

ABAANA SAAKO NABATUUZE BABUGANYE ESSANYU NGA BAKUZA ANIVERSARY YA MWAMI YACOBO KINAALWA

Uganda Martyrs' Celebration Ottawa 2026

ABOLUGANDA 3 BAKWATIDDWA POLISI LWA KUSAAWA LUSUKU SAAKO NEMWANYI KU KYALO KAWUKU NAGALAMA MUKONO

The FULL VIDEO of Trump they didn’t want released

