AMATENDO GA FAUSTINA OMUTUUKIRIVU | Luganda Prayers.

The Litany of Sister Faustine in Luganda (Amatendo Ga Faustina Omutuukirivu) NOVENA YA FRANCIS Gwe wesiimye ,obulamu bwo bwatukirira mumbeera zonna,okusingira ddala mu kwagala Katonda ne baliranwa bbo, Nobwetowaaze nkusaba nkusaba onteeke mu bukuumi bwo onfunire okuva eri Katonda okukyukira ddala nabonoonyi bonna. Kitange njigiriza bulijjo amaaso gange ogatunuliiza enkalirizza eri eggulu,nsobole okubuuka buli misaanvu egijja mu kkubo lyange, nsobole okufuna ekitiibwa ekyogulumizibwa mu kisa kyo kyowaniridde ku nze.Nfunira omukisa ogutaliiko buyinike gwe nsaba kati ( Teekawo ebyetaago ....) Yamba Mukama ,byonna tubikusaba nga tuwolerezebwa Fransic owe Sales omutukirivu ,nti okufabiina kwaffe weku takusobola kufunira tube nga tuweebwa nga otuwolereza.Amiina. Francis omutukirivu *otusabire*. #catholicprayers #lugandaprayers #novena #stfaustina