OLUNAKU LW'OMUKAMA 13 MU BW'OMWAKA (A) || Daily TV Mass, 28th June, 2026
Our Lady of Africa Mbuya Parish Luganda Catholic Mass Today -Olunaku Lw'Omukama Olw'Omukama 13 Mu Bw'omwaka A: Omulamwa: Oyo Ateetikke Musaalaba Bwe, Namugoberera, Tamusaanidde. (i) Essomo I: Ekitabo eky'okubiri ekya Bassekabaka (4: 8-11. 14 - 16) Omukyala teyakoma ku kumuwa mmere, Mu ssomo lino, Elizeo alojja ennyaniriza ennungi gy'asanze mu maka g'omukyala Omusunamu. naye yamuteekerateekera ow'okuwummulira. Bino byonna, Omukyala yabikola, kubanga mu Elizeo, yalabamu ekifaananyi ky'omusajja omutukuvu, Katonda gwakoleramu. Elizeo awa omukisa Omukyala! Kwe kugamba nti buli yenna akolagana ne Katonda wamu n'abalanzi be, akubagizibwa. (ii) Essomo II: Roma (6: 3-4, 8-11): Omukristu, eyabatizibwa, omuggya mu Kristu. y'oyo nalondawo okubeera omugya mu Kristu (iii) Evanjiri: Matayo (10:37-42): Omukristu era, y'oyo eyeelesa byonna, n'agoberera Yezu, mu bulungi ne mu bubi. (iv) Obubaka bwa leero, nga bwe bulabikira mu bulamu bwaffe Mu bulamu obwa bulijjo, tutambulira mu kusalawo. Tusalawo okulonda ekintu ekimu, ne tuleka ekirala. Buli kulondawo, kugobererwa okulekawo ekirala. Omuntu tayinza kwagala bintu byonna buli kiseera. Wabeerawo bulijjo bye tulonda ate ne tuleka ebirala. N'okugoberera Yezu, bwe kuli. Bwe tusalawo okumugoberera, kitegeeza waliwo ebintu bye tulina okuleka. Bye tuleka, bye biibyo ebitakwatagana n'ebyo Yezu by'atuyigiriza oba by'atulagira. Omuzadde bw'alagira Omwana omubatize, okugenda okusamira mu ssabo; omwana oyo wa ddembe okuleka Muzadde we n'alondawo okugoberera Kristu. -Thank you for the active participation and for always praying with us. You can make your offertory, Tithe, Donation and support to the Church through Merchant codes: MTN - 723343 and Airtel: 4337117 or Centenary Bank A/C. No: 3010610108 and through our website: www.ourladyofafrica.org/donate - Don't MISS our daily Mass Livestream 7am (EAT). For update, Reflections, Homilies, Donations, visit; www.ourladyofafrica.org. -

Santo Rosário | Sexta-feira | 04:00 | 26/06/2026 | Live Ao vivo

3 Hours of Spiritual Warfare: Intercepting Adversity with Archbishop Duncan-Williams

Worship Music 2026 ✝️ | Nonstop Christian Praise & Worship Songs Playlist

Funeral ta' Anna Maria Scicluna - 24.06.2026

SATURDAY OF THE TWELFTH WEEK IN ORDINARY TIME || Daily TV Mass, 27th June, 2026

Warm Piano Jazz by the Fireplace | Gentle Jazz with Peaceful Lakeview for Work, Study, Focus

ABBA's Greatest Songs - Mamma Mia, Dancing Queen, Chiquitita and More in 2024 Mix!

Thirteenth Sunday in Ordinary time | The Most Holy Name of Jesus Catholic Parish, Dakabela

OLUNAKU LW'OMUKAMA 12 MU BW'OMWA (A) || Daily TV Mass, 21st June, 2026

🔴Jesus Has an Urgent Message for You Today | God Message For You Today | God Says Today

Pope Leo XIV Consistory: 8 Conclusions That Will Shape the Church

GOD FREQUENCY 963 Hz | ATTRACT MIRACLES, BLESSINGS AND GREAT TRANQUILITY IN YOUR WHOLE LIFE #15

Panama – England Highlights | Gruppe L, FIFA WM 2026 | sportstudio

Goodness Of God,... Special Hillsong Worship Songs Playlist 2025 ✝ Best Praise And Worship Lyrics

SUNDAY FILIPINO LIVE MASS TODAY *JUNE 28, 2026* FR. JOWEL JOMARSUS GATUS

Santo Rosário | Sexta-feira | 04:00 | 12/06/2026 | Live Ao vivo

Instrumental Worship Guitar : Best Worship Song | Peaceful, Relaxing Instrumental Hymns on Guitar

FEAST DAY OF OUR LADY OF PERPETUAL SUCCOUR MASS AND NOVENA IN ENGLISH - 07:00 PM - 27 JUNE 2026

SATURDAY OF THE ELEVENTH WEEK IN ORDINARY TIME || Daily TV Mass, 20th June, 2026

