SSAABASUMBA LWANGA: Ebimu ku bimukwatako

Bannayuganda bangi baatandika okumanya Dr. Cyprian Kizito Lwanga nga amaze okufuuka Ssaabasumba w’essaza ekkulu erye Kampala mu 2006. Obuvumu bwe mu kuvumirira ebitagenda bulungi mu ggwanga bw'amwagaza bangi n'abatali Bakatuliki sso nga mu ngeri y’emu wabaddewo nabamuvumirira. Nkiwa walyagadde okwongera okunnyonnyoka omusajja abadde ayogera ebiduduma, era ng’ebimukwataako by’ebino. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda