Dokta Brain - Nsonyiwa (Official Audio)

A heartfelt apology from Dokta Brain (Lyrical Adam) written for anyone who’s ever hurt the one they love. This is more than a song; it’s a message, a confession, a second chance. 🎵 Stream now, feel every word, and share with someone you owe an apology. Lyrics Hello hello mukwano okuva lwewasirika nasalawo nze nekwate ensobi maze nenzuula ensonga kwetwava okwekyawa mu bubi Nkimanyi emirundi gyenkusuubiza empewo tobala N’ondaga nti tonakuwala Muli nkimanyi nti benjagala kababe lukalala oli number moja ku lupapula Nga speed nyinji kwonkyayira nta mpola singa onjola kyenkusaba ompe obudde nga ampola Nsonyiwa netonze No matter the weather you’re my bebe Nsonyiwa netonze kubyekkoze Nebyonkoze Nsonyiwa netonze Twefuna byampola nkusaba tonkyawa bya bbugu bbugu Tosiba omutima akandooya Nakugamba nkumatira bya lususu ku lususu Kwewava okumpita bwoya Nga nva mu mukwano gwo ndagawa my boo boo Gwa maanyi gunfata ebigere voodoo Nebwentya nebwenguma byebimu Kuba kyetwalina ekyaffe bwebumu Naye kati Buli lwenkunoonya ombula Nengamba kale singa onjola Kyenkusaba ompe obudde nga ampola Nsonyiwa netonze No matter the weather you’re my bebe Nsonyiwa netonze kubyekkoze Nebyonkoze Nsonyiwa netonze No matter the weather you’re my bebe Nsonyiwa netonze kubyekkoze Nebyonkoze Nsonyiwa netonze Netonda byenkoze nebyonkoze okiraba otya kyenkoze Nze ddamu ommwenyeze onkweke obwo obusungu bwewewoze Nsonyiwa netonze Nkumu emirundi gyenkusuubiza empewo sibala Nondaga nti tonakuwala Muli nkimanyi nti abanjagala abanjagala kababe lukalala Oli number moja ku lupapula Nga speed nyinji kwonkyayira nta mpola Singa onjola Kyenkusaba ompe obudde nga ampola Nsonyiwa netonze No matter the weather you’re my bebe Nsonyiwa netonze kubyekkoze Nebyonkoze Nsonyiwa netonze No matter the weather you’re my bebe Nsonyiwa netonze kubyekkoze Nebyonkoze Nsonyiwa netonze #Nsonyiwa #DoktaBrain #UgandanMusic #SorrySong