Kabisi Ka Ndagala - David Lutalo (Official Music Video) 4K

#KabisiKaNdagala #Davidlutalo #OfficialMusicVideo Like, Comment, Subscribe Thanks FOR BOOKINGS & INQUIRIES: Email: [email protected] Follow | Catch Up With David Lutalo On: Instagram:   / davidlutalo.  . Facebook:   / davidlutalom.  . Twitter:   / davidlutalolive   Kabisi Ka Ndagala Lyrics ohoooo wuuuuu. baby girl , eheee Davie Lutalo. kabisi ka ndagala konna tukanywa kawoomerera . honey manya ekibi nze bwenjagala . nookukola kulema ndebera bwenkulaba nga ndaluka nga byonna byensiba biwandagala omukwankogwo ddala ddagala nookulya olumu emmere ssiyoya Alina omumwa ayogera Nze bwova Wendi baby ndaluka yadde nga beekaniikirira Teri akusinga honey ntunula eheeeee baby girl , wabula nkwagala ebyaddala haloooo pretty girl , ye nga nalyoka nenva mu kyalo eheeeeee katinno konkutte tonta . buli wamu wenninnya wookya njagala kubeera nga wooba ggw'angabira love empeweeza CHORUS tolekera bikole bwotyo sinnasanga bwezigoolo Eyali amanyi byonna birooto. nawona endwadde z'okumwoyo Nze kanzikalire mu lyato. ndi mugumu alibonga bwongo. Verse Two oba bayagala bakolime . ffe omukwano gwaffe guli mu bire . ekinugu kibapika batulike . whuuuuu bayagala kusanga bisibe . nga tebamanyi na kumanya gyebiyise temutuwabula kati mutuleke ohoo no no no noooo Ansundira bbongo love ye entakula mbwongo omukwano nange mmuwa kkonko ndi wano nneesunga bu toto Yalungiwa Akira akaliba k'emmondo nze yanfuula na zzonto tuba Waka nga twenzannyira tteppo ng'ampuusa ku ssupu w'empombo mheeeee Nkwagala bwotyo ng'otibula ng'okola byejo. Ebibala by'omukwano nga nnyongera kkungula . ng'okola bwotyo . Chorus tolekera bikole bwotyo sinnasanga bwezigoolo Eyali amanyi byonna birooto nawona endwadde z'okumwoyo Nze kanzikalire mu lyato ndi mugumu alibonga bwongo Verse Three Namatira onsobola N'omutima gubuguumirira Love yo mazima teguba wakola ki okuntamya abalala Nkizudde bwotapapa ofuna birungi olya ku mpogola Beera ng'onjagala ..... Ensulo z'omukwano nga ngogola Baby ssirikyuka ... Nkijjira ddala munze Munda Ababi emitwe bazimbya Lubeerera tuli wamu balimba bazungana nga mpewo Bamanye , balemesezza njolo eheeee bataga nga nkoko. ffe tubakutule ebiwawaatiro. Chorus umhuuuu nananana umhuuuu nananana Video Visuals By NG Films Song Produced By Yaled Pro The official YouTube channel of David Lutalo. Subscribe for the latest music videos, performances, and more. Copyright (C) 2021 Dahares.