NNAABAKYALA ELIZABETH II: Emikolo gy’okumusabira gyetabiddwako nnamungi w’omuntu

Abantu obukadde 2 be beetabye mu mikolo gy'okusabira , n'okusiibula Nnaabakyala wa Bungereza Elizabeth ow'okubiri eyafa ku myaka 96 wiiki emu emabega. Mu bano mu baddemu ba Pulezidenti b’amawanga ag’enjawulo, ba Ssaabaminisita abafugako Bungereza wamu n’abo abakulembera amawanga agaaliko amatwaale ga Bungereza, abakulembeze be nnono okuva mu nsi ez’enjawulo wamu n’abantu b’abuligyo. Emikolo gy'okusabira n'okuziika Nnaabakyala Elizabeth II gikoleddwa mu bitiibwa ebimugwanira. #ntvnews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda