Abazungu Batuuka Batya Mu Uganda
Abazungu bwe batuuka mu Uganda, basanga ki? Bazuula ensi empya oba basanga amawanga agali galina ebyafayo, obuwangwa n’enkola zaago? Mu vidiyo eno, Tembuzi Cultural Fun Park ekutwala ku lugendo olw’amanyi okuyita mu byafayo by’okujja kw’Abazungu mu Uganda. Ojjukire engeri abazuzi nga John Hanning Speke, James Grant ne Henry Morton Stanley bwe batuka ku ttaka lino, bwe balaba, bwe bawandiika, n’engeri ebyo bwe byakyusa embera ya Uganda n’Afrika yonna. Vidiyo eno etuyamba okutunulira ebyafayo bino okuva ku ludda lwaffe ng’Abafirika, nga twetegereza nti Uganda teyali ddungu wadde ensi etalimu bantu. Yali erimu obwakabaka obw’amanyi, enkola ez’obufuzi, eby’obusubuzi n’obuwangwa ebyalina eddembe era nga bikulakulanye. 🎥 Mu vidiyo eno ojja kuyiga: ✅ Abazungu lwaki bajja mu Uganda ✅ Ebyafayo by’okunonya ensibuko ya Kiyira (Nile) ✅ Enkolagana wakati w’abazuzi, abamisyonale n’abafuzi b’Abazungu ✅ Kabaka Muteesa eya ssoka n’engeri gye yasisinkana Stanley ✅ Engeri Uganda gye yafuka Protekitoreeti ya Bungereza ✅ Ensonga lwaki tusaanidde okwogera ebyafayo byaffe n’eddoboozi lyaffe Ku Tembuzi Cultural Fun Park, tukkiriza nti: Afrika terindiridde kuzulibwa. Erindiridde okujjukirwa. 👍 Nyiga Like 💬 Tulekera endowooza yo mu Comments 🔔 Weewandiise (Subscribe) ku mukutu gwaffe osobole okufuna emboozi endala ku byafayo, obuwangwa n’obusika bwa Uganda ne Afrika. 📍 Tusange: Nabusugwe, nga ovudde ku luguddo lwe Namugongo–Sonde–Seeta. Oba ngovudde kuluguddo lwe Kira-Bulindo , yitta Nsasa, paka Nabusugwe Tugulawo sawa 2 ez'okumakya kutusa sawa 4 ez'ekiro Esiimu: +256 768 263 333 / +256 772 403 120 Email: [email protected] www.tembuzipark.com #TembuziCulturalFunPark #OkujjaKwAbazungu #UgandaHistory #EbyafaayoByUganda #AfricanHistory #Buganda #Nile #JohnHanningSpeke #HenryMortonStanley #AfricanHeritage #Tembuzi

OBWAKABAKA BWA BUGANDA | Entandikwa y’Obwakabaka Obwamaanyi

History Must Be Experienced, Not Memorized!

2 SATA Historije Osmanskog Carstva

ECU is MESSING WITH HOLGER! 😮💨

Sheila Kawamara from Journalism to EALA to Business Tembuzi Cultural Fun Park

Tembuzi: A Fun Park for African Heritage

How Did the Europeans Arrive in Uganda?

Sufism and the Political Islamicate : History and Anticolonial Resistance | Prof Dr Adnan Husain

OUTSIDER POLITIC #3. Constantin Toma: „Nu Grindeanu conduce PSD, ci familia Olguța - Claudiu”

Ubuzima bwa Kigali igituwe n'abantu 2000

How Africa got a messed up education system - Prof Plo Lumumba explains

Buganda: Eddiini, Abakoloni n’Obwakabaka

Barack and Michelle Obama in Their Most Personal Interview Yet: "We Are Each Other's Counterbalance"

Meet the Former CIA Agent Who Wants to Abolish the CIA

The Fate of Hermann Göring’s Family After the Fall of Nazi Germany

The Entire History of IRAN in 35 minutes

Nothing About the Octopus Belongs on Earth — Here's Why

Britain Sold Palestine to Pay Its WWI Debt. The Balfour Declaration Was a Banking Deal!

