Sseggona Alabudde Muhoozi Ku Bya Lukwago. BannaUganda Abawe ku Buweerero

Culton Scovia Nakamya akoze Interview ne Medard Lubega Sseggona. Eyali Omubaka wa Busiro era munnamateeka Medard Lubega Sseggona alabudde Muhoozi Kainerugaba ku byokuwamba abantu. Agambye awe banna Uganda ku buweerero, era abeeko kyayigira ku kitaawe Yoweri Kaguta Museveni. Sseggona agamba Iddi Amin teyafa, yensonga lwaki ebikolwa bye bikyalabibwako olwaleero. Bwaba Amin yafa, lwaki ebikolwa bye bikyaliwo. Okukwatibwa kwa Lukwago baagala kuteekewo okutya mu bannamateeka bonna bamutye. #Sseggona #MuhooziKainerugaba #Lukwago