Prince Diddy Ug - Gumanja (Official Music Video)

A big appreciation to all my fans out there who managed to make this song go viral🙏 Here is the Official video for you please like share and comment #viral #trending #ugandanmusic Song:Gumanja Producer:Clark/SonyM Song writer:PrinceDiddy Video:Agatips V.A Filmz Follow Prince Diddy on: Instagram: https://instagram.com/princediddyug?i... Facebook:   / pryncdiddyug   Twitter: https://twitter.com/iamprinceddyug?s=... Tiktok: https://www.tiktok.com/@princediddyof... Lyrics: Intro} Yiii ahaaaa A Prince Diddyoooohhh A clark pan the beat {Hook} You know that i really love you honey I swear nze ondeeta nobuswandi Ogamba gwenina nguwe ani Nga omutima wasimbawo ekiwaanyi {Verse 1} Nindirira omwagalwa Nga ndaba teziduka esaawa Ntunula nentangala Entege zimfambye eno mwana Oba oli ludawa?? Vva gyewekwese eyo oje eno Nkusaba tonewala Oli wala oba nze nzije eka eyo Bwoyoya omukwano nga ndeeta Nfuba ndabe nga tofa nyonta Nemumpewo enyinji nga ekunta Ndiba kabuuti oba kale esweeta {Hook} You know that i really love you honey I swear nze ondeeta nobuswandi Ogamba gwenina nguwe ani Omutima wasimbawo ekiwaanyi {Chorus} Guba gumanjaaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Omutima gumanjaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Guba gumanjaaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Omutima gumanjaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa {Verse2} Oba nsotewo akagaali Tell me where you are my darling Kiri bubi eno sinalwaali Tell me where you are my darling Omutima gubeera gulajana Wotali baby gubeera gukayana Kyempulira simanyi nakunyonyola Manya bikyaamu eno The only thing missing is ur love Your love Kati laba am dying i need ur love Your love Bwenjoya omukwano nga oleeta Nfuba ndabe nga tofa nyonta Nemumpewo enyinji nga ekunta Ndiba kabuutiyo kale {Chorus} Guba gumanjaaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Omutima gumanjaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Guba gumanjaaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Omutima gumanjaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa {Break} {Verse3} Nindirira omwagalwa Nga ndaba teziduka esaawa Ntunula nentangala Entege zimfambye eno mwana You know that i really love you honey I swear nze ondeeta nobuswandi Ogamba gwenina nguwe ani Omutima wasimbawo ekiwaanyi {Chorus} Guba gumanjaaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa Omutima gumanjaaa Njagala kukulaba nkwatirwa ekisa x2 {Break} {Hook} You know that i really love you honey I swear nze ondeeta nobuswandi Ogamba gwenina nguwe ani Omutima wasimbawo ekiwaanyi