LIMA LUNDA GAGGAWALA: Ono afuna kilalu mu kulunda enkoko enganda

Ebimu ku bisinga okuteganya abalunzi b’enkoko, y’emmere ssaako n’eddagala nga bino biretera bangi okwabulira obulunzi. E Nabingo mu district ye Wakiso gyetwasisinkanye omulunzi w’enkoko wabula ono nga enkoko alunda nganda nga ono agamba nti zino teziteganya nnyo mu byakulya ate nga zigumira n’endwadde. Patrick Mukasa yalambuludde ensonga eno mu Lima, Lunda Gaggawala. For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda