Katikkiro Charles Peter Mayiga alambudde amasiro ge Kasubi okulaba omulimu ogwasigalira.
Nga 12 Ntenvu 2025 Katikkiro yalangirira nga omulimu gw'okuzzaawo Muzibwazalampanga bwe guwedde, era yategeeza nti waliyo ebintu ebitonotono naye nga bikulu ebyali birina okukolebwako, omuli okusereka ennyumba eziri mu mbuga y'amasiro era wetutuukidde olwa leero nga zirabika bulungi, amayinja gasibiddwako, n'olujja lwakolebwako. Agamba nti ekikulu ekirina okukolebwa kwe kulabirira omulimu guno buli budde kubanga essubi, emmuli, enkuba bwetonnya zinaabuuka n'olwekyo zetaaga okulabirira okulaba nga omutindo tegugwa. Agamba nti enteekateeka ya situla omutindo etwaliramu ebifo ebikulu nga bino eby'obwakabaka. Katikkiro annyonnyodde nti ennyumba Muzibwazalampanga ye yali ennyumba enkulu Ssekabaka Muteesa mweyasisinkaniranga abagenyi abakulu abavudde ebweru n'emirimu egyenjawulo, n'olwekyo olujja lwa Muzibwazalampanga okufaanana nga bweruli kigendererwa kya kwagala kukuuma kifaananyi eky'edda. Katikkiro yebazizza Abalangira n'Abambejja, olw'okwenyigira mu kulongoosa ennyumba eziri mu mbuga, n'ategeeza nti kirungi empagi ey'Olulyo Olulangira omuva Kabaka okwenyigira era omulimu guwa essuubi n'abajja okukyala bafuna ekifaananyi ekirungi

THE LAST TOUCHES OF KASUBI TOMBS RESTORATION #fypシ゚viral #tourismimpact #fypyoutube #fypyoutube

VALEDICTORY SERVICE FOR THE 6TH SUBSTANTIVE VICE CHANCELLOR

Jessica Alupo ne Baminisita Bakiise Embuga, Katikkiro Ababuulidde Kaati ku Nguzi Esusse

Guno muliro, Frank Gashumba ky'akoze EX we kika, alabudde abasajja ku bikazi ebyetundira ku tiktok!!

The life of Livingston Kasozi living with Aids

Ekikonde mu ba Comedians, Mc Mariachi, Amooti Omubalanguzi, Maulana & Reign, Madrat & Chiko

Heated Debate: Motion to Vote LOP Ssenyonyi Mounted, MPs Clash With Namara

ARCHIBISHOP HIS. GRACE REV. DR STEPHEN KAZIMBA MUGALU FAREWELL SERVICE | 5.7.2026

Ebipya Bizuuse Ku Ssenyonyi; Gen Proscovia Nalweyiso

Former CDF & ANT Leader MUGISHA MUNTU Explains Why Uganda is at a Turning Point

H.E GEN YOWERI KAGUTA MUSEVENI SPEECH DURING THE 25TH INTAKE PASSOUT CEREMONY

WATCH: Trump takes questions on Air Force One after NATO summit in Turkey

Kiwedde, Anita Among leero asula Luzira, Gen Muhoozi akakasizza Mpuuga y'addako, Bajjo abalumirizza!

(IL)LEGALITY AND THE NEW GLOBAL (DIS)ORDER: 20 YEARS OF COUNTERHEGEMONIC EDUCATION AT THE IUC

Chris Obore & Six Other Senior Parliamentary Officials Remanded Back to Luzira Over Financial Loss

ENSONGA EZAKYAWAGANYA PAUL KAFEERO NE TAATA WE,ABAKULU B'EKIKA BALEESE BWINO

EMBOOZI MUKATI CHAMELEON DNA,SEGIRINYA DNA,BISIRIKIRWA BIMUSOBEDDE

Breaking: Muhoozi Alumbye Otafiire Ku Ttaka E Njeru. Amusindikide aba SFC Nebaliwamba, Kati Lutalo

GEN BIGIRWA ANYONYODDE EKIBALO KYA NAMBOOZE OKUVUMA MUHOOZI: ALEESE BWINO KU CHRIS OBORE NE BANE.

