Mu Kkomera e Luzira (Part 4): Bad Black

Mu kitundu kyaffe eky’okuna ku bikwatagana ne Kkomera e Luzira , tutunuulidde abakyala abasibe abeefunyiridde ku gwokuyiga ebyokwekolako , oba saloon . Mu bano nno mwemuli ne Shanita Namuyimbwa abasinga gwebamanyi nga Bad black .