Yiga okulunda enkoko enganda ne Mwami Kawooya Bashir (Part 4)

Okulunda enkoko enganda (ezinnansi) pulojekiti nnungi nnyo kubanga tekyetaaga bbeeyi nnyingi okutandika, ate ennyama n'amayigi gazo biba ku bbeeyi ya waggulu nnyo mu katale.