Kkooti eragidde ab’e Kitalya bannyonnyole ku bya Bazibu
Omulamuzi Musa Sekaana owa Kkooti enkulu mu Kampala awadde abatwala ekkomera ly’e Kitalya nsalesale wa wiiki emu yokka okunnyonnyola engeri omusibe Bruno Bazibu gyeyaggyibwa mu kkomera lino nazzibwa mu kkomera ly’amagye e Makindye Kino kiddiridde ab’enganda za Bazibu okwemulugunyiza kkooti eno nga baagala omuntu waabwe azibbwe mu kkomera ly’abantu ba bulijjo. Mukyala wa Bazibu, Phiona Namazzi agamba nti oluvannyuma lwa kkooti y’amagye okuggula emisango ku muntu waabwe , yasindikibwa ku alimanda e Kitalya mu December w’omwaka oguwedde nga 10 kyokka yagenda okumukyalirako nga 26 omwezi gw’egumu nategeezebwa nti bba yazzibwa mu kkomera ly’amagye e Makindye #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda

Miria Matembe Awereddwa Beyilo !!!

Happening Now Miria Matembe’s Bailout Hearing Court Sessions at Luzira Court

IMBERE YA NEVA:BIGORANYE BAMANUKIYE MUMITAKA BOSE BABAKOMERA MUMASHYI

State Attorney Trashes Miria Matembe’s Sureties. Abamweyimiridde Abakubyemu Ebituuli

Omusango gwa Erias Lukwago Teguwuliddwa, ab’Amakomera Bagamba Embeera Gyalimu mbi

Ba Looya ba gavumenti bataddewo obukwakkulizo obukambwe ku by'okuyimbula Dr. Matembe

Mariam Wangadya agamba nti bannansi tebasaanye kulowooza nti eggwanga liri bubi

MU KINYARWANDA: MARTIN FAYULU ASABYE TSHISEKEDI KWEGURA AKAVA KUBUTEGETSI!!!

ZUNGULU: Abaabadde bazze okuwanika 'billboard' baasuze waggulu nga nkima

Mugarura ayogera obukodyo bwe baakozesanga mu bubbi bw’emmotoka

JUST IN: Trump reportedly weighing 'ALL OUT' military action against Iran

EMISANGO GY’OKUTULUGUNYIZIBWA: Akakiiko k’eddembe kasabye abalamuzi bagiwe enkizo

Waliwo abakwatiddwa lwa mu kkobaane ly’okutwala ettaka lya kitaawe

Omusajja e Matugga atuze muganzi we

Okusenda abali mu ntobazzi:Ab’amayumba agaalambiddwa e Kyengera batuula bufo

EXCLUSIVE: Barack Obama in his own words | MS NOW FULL INTERVIEW

Unbelievable Smart Worker & Hilarious Fails | Construction Compilation #5 #adamrose #smartworkers

THE ELECTORAL COMMISSION OF UGANDA HAS OFFICIALLY RELEASED THE COMPREHENSIVE ROADMAP FOR THE 2026

US and Iran agree to halt strikes, will meet Tuesday in Qatar

