Ssekiboobo Asiimye Omukulu W’essomero lya St Balikuddembe S.S Kisoga, Lydia Lukwago Kagoya
Omwami wa Kabaka atwala essaza ly’e Kyaggwe, Ssekiboobo Vincent Matovu Bintubizibu atenderezza omukulu w’essomero lya St. Balikuddembe S.S Kisoga, Lydia Lukwago Kagoya olw’omulimu ogw’amaanyi gw’akoze mu ssomero lino emyaka emitono gye yaakamala ng’omukulu waalyo. Ssekiboobo agamba nti nga Munnakyaggwe amaze emyaka mu kitundu kino, mu myaka egikunukkiriza mu 30 essomero lino gye limaze abadde aliraba nga bwe litambula kyokka nga mu kiseera ekitono Kagoya gy’amaze nga y’alikulira, ekifaananyi kyalyo kikyuse nnyo ne lifuuka eriri ku mutindo gw’ensi yonna buli muzadde ly’ayayaanira. “Abazadde n’abayizi nsaba mukubireko mu ngalo Muky. Kagoya ono. Nnina ennimiro e Ntenjeru eyo, naye nnayitanga ku ssomero lino ng’embeera gye lirimu, nga lye limu kw’ago amasomero g’otayinza kuggyayo bwe bakusaba amasomero. Naye emyaka egitono egitasoba na mu mukaaga gy’amaze mu ssomero lino, ne bw’oba oyita buyisi mu kkubo, bw’oliraba otegeera nti wamma ddala lino ssomero. Ate nno mwana wattu ky’olaba ng’oliyitako, ate ne bw’oyingira munda kye liri, tukwebaza nnyabo olw’okuweereza nga teweebalirira,” bwe yategeezezza. @kyaggwetv1 Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV on both FaceBook and YouTube for daily updates. • Ssekiboobo Asiimye Omukulu W’essomero lya ...

President Museveni Presides Over Swearing-in of New Cabinet

St.Balikuddembe Sss Kisoga Band,Troup,Teachers and Students Welcoming Vicar General Msgr on Sch Day

Criminals Record Themselves During Crime | Mulago Hospital & Doctors

HON.ONEKA LIT DENIS AMERE THANKSGIVING CEREMONEY

HOW GOD CALLED PASTOR SENFUMA

Khalifah Haruna Owa Kampala Matali Group Laba Kyakoze Abayizi Ba Mbogo College School Ku Duwa 2025

Bobi Wine speaks at Sheikh Muzata's farewell at Kibuli Mosque

Emboozi Ya CEO Obed Ben Owa YPA Mbuzi.

Tik Toker Mc Stubborn asimbiddwa mu Court e Makindye, Asimatuse okugenda e Luzira Prison

Unbelievable Smart Worker & Hilarious Fails | Construction Compilation #1 #adamrose #smartworkers

Simon Ssenkaayi I Byetufiirwa Olw'Obutamanya Kyetuli

Unforgettable Goals Of Diego Maradona

Museveni demands accountability from both NRM and opposition as Uganda unveils 84.4 trillion Budget

S1school life interview-St.Balikuddembe SSS Kisoga

Nali Nfilidde E Luzira lwa musango gwe simanyi (prison series)

Ebyafaayo bya UCU: Engeri gye yeeyubula okuva mu Bishop Tucker Theological College

THE DEATH OF SHEIKH SULAIMAN NKATA.

Unbelievable Smart Worker & Hilarious Fails | Construction Compilation #8 #adamrose #smartworkers

EYAWANGULA KITAAWE KU BWA KANSALA, YAGOBWA EWAKA

