Poliisi ekutte omusajja e Nakaseke eyeeyita Yesu Kristu

Emmanuel Ssemakula Solomon amaze emyaka egisukka mu etaano ng’a akakasa abantu b’e Kapeeka nti ye Yesu kristo era tebasuubirayo mulala n’olwekyo waali okutuusa abamugoberera mu bulamu obutaggwawo. ono poliisi y’e Nakaseke emukutte n’abagoberezi be 9 olw’okuwuddiisa abantu n’okubagaana okujjanjabwa. Bw’atyo Emmanuel Ssemakula Solomon bw’azze ategeeza abantu okumala kati ebbanga lya myaka mukaaga. Ku kyalo Tongo mu gombolola y’e Kapeeka e Nakaseke, gy’abadde yasimba amakanda ng’agamba nti Yesu ayogerwako mu baibuli ye ye yennyini kubanga naye mwoyo mutuukirivu y’eyamuzaala. mu kiseera kino akuumirwa ku poliisi y’e Kiwoko mu district ye Nakaseke n’abagoberezi be 9 b’abadde yatuuma abayigirizwa. Poliisi egamba nti ono bulijjo ategeeza abantu nti ye yesu gwebabadde balinda n’olwekyo ekirindiriddwa, yenkomerero yokka. Kigambibwa abo abamugoberera abadde tabakkiriza kugenda mu ddwaliro n’okulya emmere emu, so ng’era abadde abatuma okukola olwo ensimbi nazibajjako. Nabo bakkiriza nti ono ddala Yesu. SOT Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Savannah Lamech Kigozi agamba nti abatuuze b’e Kapeeka bebatemezza ku poliisi nga beekengedde enkola z’omusajja ono. Kitegeezeddwa nti omusajja ono bamuzaala Kapeeka mu disitulikiti y’e Nakaseke. Oluvannyuma lw’okufa kwa bazaddebe yafuna omulokole eyamuweerera. Oluvannyuma Ssemakula yagenda e Kenya n’oluvannyuma e Tanzania okubuulira enjiri. Abamumanyi beewuunya bweyadda e Nakaseke gy’azaalwa nga yeeyita Yesu. Waliwo abagamba nti ddala aliko ekitali kituufu. For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda  

Police in Nakaseke has arrested a man claiming to be Jesus Christ
▶︎

Police in Nakaseke has arrested a man claiming to be Jesus Christ

Solomon Ssemakula, eyeeyita Yesu e Nakaseke alabiseeko mu kooti.
▶︎

Solomon Ssemakula, eyeeyita Yesu e Nakaseke alabiseeko mu kooti.

Abadde yeeyita yesu e Nakaseke ajjiddwako omusango , omulamuzi amulabudde
▶︎

Abadde yeeyita yesu e Nakaseke ajjiddwako omusango , omulamuzi amulabudde

Agataliiikonfuufu:Eyeyita Yesu Muto n'agaana okumubala akomezeddwaawo mu kkoti.Alemeddeko .
▶︎

Agataliiikonfuufu:Eyeyita Yesu Muto n'agaana okumubala akomezeddwaawo mu kkoti.Alemeddeko .

NINA ABAANA 6 MU BASAJJA 6. Sasha Brighton ayogedde ku bulamu bwe.
▶︎

NINA ABAANA 6 MU BASAJJA 6. Sasha Brighton ayogedde ku bulamu bwe.

Eyeeyita YESU akwatiddwa.
▶︎

Eyeeyita YESU akwatiddwa.

Zungulu: Poliisi ekutte "Yesu" e Nakaseke
▶︎

Zungulu: Poliisi ekutte "Yesu" e Nakaseke

'Jesus' arrested in Luweero, police say he was behaving suspiciously
▶︎

'Jesus' arrested in Luweero, police say he was behaving suspiciously

Entiisa omusajja akubye mukazi we ennyondo ku mutwe n'amutta.
▶︎

Entiisa omusajja akubye mukazi we ennyondo ku mutwe n'amutta.

Zungulu: Okuwummuza kwa Zziwa, omusajja eyeeyita Yesu..
▶︎

Zungulu: Okuwummuza kwa Zziwa, omusajja eyeeyita Yesu..

OBA KIKI EKIMULUMA: E Luwero waliwo omukazi asobeddwa
▶︎

OBA KIKI EKIMULUMA: E Luwero waliwo omukazi asobeddwa

The Day 18 Years Old Lionel Messi Substituted & SHOCKED The World
▶︎

The Day 18 Years Old Lionel Messi Substituted & SHOCKED The World

Breaking Bad News To Edwin Sifuna Ahead Of Kisii Tour HeartBreaks Kenyans
▶︎

Breaking Bad News To Edwin Sifuna Ahead Of Kisii Tour HeartBreaks Kenyans

YESU W’E LUWEERO AKKIRIZZA EMISANGO :Waakudda mu  kkooti  wiiki ejja
▶︎

YESU W’E LUWEERO AKKIRIZZA EMISANGO :Waakudda mu kkooti wiiki ejja

“Do bllokojmë rrugët”!Përshkallëzohet protesta?“Rama largohet me revoltë”! Del LISTA që tronditi PD!
▶︎

“Do bllokojmë rrugët”!Përshkallëzohet protesta?“Rama largohet me revoltë”! Del LISTA që tronditi PD!

Okugaana okubalibwa; E Luweero eyeeyita ‘Yesu’ akwatiddwa poliisi
▶︎

Okugaana okubalibwa; E Luweero eyeeyita ‘Yesu’ akwatiddwa poliisi

EDDWALIRO LYA GAV’T E LUWEERO: Waliwo afudde ng’azaala, bakitadde ku bulagajjavu
▶︎

EDDWALIRO LYA GAV’T E LUWEERO: Waliwo afudde ng’azaala, bakitadde ku bulagajjavu

THIS IS DANGEROUS! NAKURU PEOPLE ARE CRYING, YOU'VE INCRESED PENDING BILLS TO 6.5B?Keroche Vs Kihika
▶︎

THIS IS DANGEROUS! NAKURU PEOPLE ARE CRYING, YOU'VE INCRESED PENDING BILLS TO 6.5B?Keroche Vs Kihika

ZUNGULU:Abamu kubazze okuyingira amagye  baalagiddewo nti tebajja kusobola
▶︎

ZUNGULU:Abamu kubazze okuyingira amagye baalagiddewo nti tebajja kusobola

37 CHILDREN RESCUED IN KASANGATI AFTER BEING TRAFFICKED
▶︎

37 CHILDREN RESCUED IN KASANGATI AFTER BEING TRAFFICKED