Letter to Babaluku official music video - @banamutibwa
Letter to Babaluku Is a open letter to Babaluku. a true life story of great times spent together during their times at the community house in Makindye. Produced by Psalmz Written, Edited and Directed by Bana Mutibwa! for more info http://banamutibwa.org Lyrics Dear Silas, Gwe muzira wange gwe manyi akyali ku nsi Leero nsazeewo nze mbake ekalamu mbisse wansi Nga bwetwatera okalanga mu rap class Watuyigiriza obala beats nga zi Encesence, ne Girl You Know Naye enaku zino omukwano gwagenda Bwe nkusanga kukkubo nkuyitako ngenda Ye David gyeyalaga simanyi oba alidda Musubwa ku Sunday nga ateledde munsonda Twandizeeyo e Makindye netuba ffembi Nga omwaka gwa 2009 gwali gwa nkumbi Twapoota ne Maughan girl ku nkambi Art class ebisiige byali bya Xubie Jukiramu rehearsal z’ekiro awo ne BB Weyakuba omukyele sikata amele entumbi Waba kitaffe fenna bwetwajja kunyumba Oluusi twayomba, olumu twalwana Nga tukuloopela obusonga bw’embwa ng’abaana Tetwegaana oluusi twakuleekanya Nga tukusaba otuwe obuvaazi obwaali obwelinnya ’’We ride bodas’’ obuwojjolo nga twalinnya Tw’alina elinya mu City Ku Club Rouge anti nga ndi ku duty Every Tuesday gonna g’ali mazima Ekituufu girl wo oyo Roshan sikaaki ng’ankyoma Jukiramu time nga ne mugagga w’ali Ku Stacy ne Amy nga mw’akuba olwaali Blaze tali Kampala simanyi nange gy’ali Mimi ne Grace bakutumide gyebali Ne Destreet Art emaali aky’akola ez’akabi Luga flow Army, mu city lye jje lya’babi Ze nsigo zewasiga amakungula k’ebe ngabo, Ekutte Luga Flow yye y’atagalwa balabe bo Nkulengera kukitabo, oky’ali byantalo nnyo Otufumbira kaki Chief, nga oluddewo nnyo Tulinze, naffe obwaffe tubupanze bulinze, Osumulule omulilo tuguzze, Like father like son, siva ku plane Nawano wendi omulamwa kwendi nky’akuba plan Nsonda jjaani, nange ntuukeko e New york Mu DC, mu Philly ne Canedicade Ngendeko ku Trinity nkukooneko ku simu yo Nti hallo Babs oliwa nyingiddewo mu Vancouver Nga omutambuze the world traveller ye ngombo kwe siva Ngambira Horra Sias, the war is over Bwangwako ku block ambogeko nga gweyazaala Negwozadde akuba luga ate nafuna ekitiibwa Yours sincerely Sigande nze Bana Mutibwa

Nzijukira(official Video)...St. Nelly-sade

Jukila Obuto

Forever NOW} BMd music wfkjr Deepcover Storyline Instrumentals

Ejje lyo - Luga Flow Army (phizy films official Music video)

Babaluku responds

A Little Bit of Love- All Stars

Tony Swaggz - TANZANIA (GRAB BAG ROUND)

Spyda Mc - Twelamuze Kisa (Official Music Video)

Ninga Omuloge - Naava Grey (New Video)

All for Luga Flow by @banamutibwa

GNL Zamba - Ghetto Mentality

St. Nelly-sade - Amaziga ga Namuddu

BABALUKU BATULIDEWO LUGA FLOW UGANDA)

A pass - Tuli Kubigere

Spyda Mc, Ob Enosh - Birooto (Official Music Video)

Fekikosi - Bantu Clan ft Babaluku

Enki -Eddy Kigere.mpg

Mulekwa - Paapa (Ugandan Music)

GNL Zamba - MR. RIGHT Ft Radio & Weasle {Baboon Forest Entertainment}

