Aba M23 bawambye Bunagana, abajaasi ba Congo beewaddeyo eri UPDF
Embeera esanyaladde mu tawuni ey'ebunagana ku nsalo ya Uganda ne Congo oluvanyuma lw'abayekera ba M23 okuwamba tawuni eno ku ludda lwa Congo. Kino kireseewo akasatiro nga bannansi ba Congo babuna emiwabo okuyingira e Ggwanga lya Uganda, so nga n'ebyentambula byona biyimiridde wakati w'amawanga gombi mu kitundu kino. Yo ku ludda olwa Uganda embeera nteefu ng'era e Gye lya UPDF liri bulindaala okwanganga omulabe. Maj. Willy Ngoma, ayogerera akabinja ka M23 agamba bo betegeffu okwogereziganya ne Gavumenti ya Congo singa ekiriza okubawuliriza. #ntvnews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda

▶︎
LUKWAGO BAMUWAMBYE: Ab’ebyokwerinda bamuggye mu makaage ag’e Wakaliga

▶︎
EBIRI E SOUTH AFRICA: Bannayugana abaliyo baagala gav’t ebakime

▶︎
Tukuleetedde Ebikwata ku bayeekera ba M23 Abajojobya Congo

▶︎
ETTEMU E IBANDA: Omusajja asse mukazi we ne muka muliraanwa we

▶︎
Gachagua & Kalonzo Storm Kitale: The West Is DONE With Ruto — 2027 War Begins Now

▶︎
BBEEYI Y’AMAFUTA: Lwaki yakusigala waggulu olutalo mu mu Iran ne bwe luggwa?

▶︎
ENKOLA YA EPS AUTO:Essaawa yonna yakudda ku nguudo ng’erimu ebikyusiddwa

▶︎
Jeshi la Congo FARDC yapambana na wapiganaji M23

▶︎
OGW’OKUTTA SUSAN MAGARA: Kitaawe awadde obujulizi ku ssente abawambi ze baamusaba

▶︎
Ruto FULL ANGRY Speech today in State House on Reparations for Victims of Human Rights Violations

▶︎
Biibino byobadde tomanyi ku bulamu bw'Omugagga Sir. Gordon Wavamunno #Olutindo

▶︎
Yiino emboozi ya Kiirya eyarwana mu ssematalo owookubiri

▶︎
Structures Demolished As Police Closes Bukana Gold Site

▶︎
ABAYEEKERA BA M23: Ebitonotono ebibakwatako

▶︎
Okuttibwa kwa Janani Luwum: Kiki ddala ekyaliwo?

▶︎
The Origins of Congo's M23 Rebels | Congo Crisis

▶︎
Olugendo lwa Kato Lubwama mukatemba n’okuyimba

▶︎
Solomon Kaweesa Akulombojedde wa Omusango DR Congo Gw'evunaana Uganda Gyegwava

▶︎
This is GOMA DR Congo🇨🇩 in 2026 | The Congo You Don't see

▶︎
