Waliwo amaka agazimbiddwa e Kamuli okuyambako n'baana abaliko obulemu

Aba katalemwa foundation baguddewo essomero elirabirira abaana abaliko obulemu nadala abatawanyizibwa obulwadde bwa cerebral palsy mu district ye kamuli. Bagamba anti kino kigenderedrwamu kubudabuda , kusomesa nakukuuma baana bano nabo basobole okukuzibwa obulungi okufuuka obomugaso mu ggwanga