Ebbula ly’emirimu mu ggwanga: Eyasinga banne ku yunivasite ayokya mbizzi
Mu kubala abantu okwakakomekkerezebwa, kyazuuse nga Uganda erina obungi bw'abavubuka abali wansi w'emyaka 30 obukadde 33 ku bantu obukadde 45 mu emitwalo 90 abali mu ggwanga.Kuno nno kusomooza kunene eri gavumenti okuba ng'esobola okutonderawo abavubuka bano bonna emirimu egiyinza okubayimirizaawo, wabula ng'ekituufu kino kyeyolese nti tekisobola olw'ebbula ly'emirimu erimaamidde eggwanga.Kyokka abamu ku basomye emirimu negigaana nga Bright Mpumwire, bagamba nti gavumenti eribasangayo era bbo baayiiya dda eby'okukola ebibabeezaawo mu mirimu ate oba oli awo egyandinyoomeddwa.Olwaleero Uganda yeegasse ku nsi yonna okwefumiitiriza ku bungi bw'abantu mu nsi oba World Population Day. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda

“BYA KUSIGA KUTYA MU BANTU” Ab’eddembe ly’obuntu bavuddeyo ku bikolwa by’okubuzaawo abantu

OKULWANIRIRA OBWENKANYA : Okusoomoozebwa Lukwago kw’asanze mu lugendo lwe

GOAT SCAM: YPA COMPANY EXPOSED BY RONARLD EGESA.

FRANK GASHUMBA NE KABANDA BAGOBEDDWA-LUKWAGO AKWATIDDWA

ALI WAGGULU W’AMATEEKA?: Ebimu ku bikolwa Bya Gen. Muhoozi ebikontana ne ssemateeka

EBIRI E SOUTH AFRICA: Bannayugana abaliyo baagala gav’t ebakime

BBWA DDENE:Ssemujju Ne Ssegona baagala Museveni akome ku Gen. Muhoozi

MPs Spit Fire at Gen. Muhoozi Over Arrest of Erias Lukwago

Dr. Odonga Otto’s Chilling Warning to Muhoozi Over Lukwago Abduction and “The Silence of Ugandans”

Lukwago’s acquaintances under constant fear

BANYIVU: ENSONGA EZIKWASIZA ERIAS LUKWAGO..EMIVUYO MU LANDA.. DR SYLVIA AVUDEYO..NAMUGANZA ABYEGANYE

OKULWANYISA ENGUZI :Ebiragiro by’okubowa eby’obugagga bimaze okubagibwa

Ssemujju on the arrest of Erias Lukwago and threats from Gen. Muhoozi

TEBINAGWA: ETEEKA LYA SOVERIGNTY BILL LISOSE KULUMA ANITAH AMONG #news #uganda #kasuku #parliament

LUKWAGO BAMUWAMBYE: Ab’ebyokwerinda bamuggye mu makaage ag’e Wakaliga

Embeera nga bw’eri mu maka ga Erias Lukwago e Wakaliga

OKUYINGIRA EGGWANGA MU BUKYAMU:Waliwo bannansi ba Congo 67 abasimbiddwa mu kkooti

ETTEMU E IBANDA: Omusajja asse mukazi we ne muka muliraanwa we

Gwebagobye Ayogedde Ebitisa; Hon David Kabanda Today

