Maylish Sessions ft Beth Geria | Ye Byona Gyendi Hymn Acoustic Version

#maylish #live #session Credit ‪@j2mediasofficialphotographer‬ ‪@bethgeria3743‬ Subscribe to this channel for more,,,,,, Also contact us to do a cover session #maylish_records #4k #video #viral #viralvideo #trending #shorts #shortsfeed #hymn #acoustic #cover LYRICS Laba bweyakola emunyenye Mu mpewo ndaba obuyinza bwe Afuga olukalu n' enyanja Ye kiki gyendi? Kamusinze olw'obutonzi bwe Kuba yava edda n'edda lyonna Laba yafiirira abantu be Ye kiki gyendi Nze bwenamulaba n'amaaso Nalaba nenewuunya ekisa Era nategeera nga ye Katonda Anumirwa Tali wala nange era.... Kati ali nange bulijjo Andabirira obutawaba Ndaba ekkubo lino effunda Ye Byona Gyendi